ESSIGA

Essiga Lya Kajubi

Omukulu W’essiga

Omukulu w’Essiga ali mu mitambo ye Balitema Kajubi owa 26-Kalanzi Kajubi Paulo.

Ono ava mu Luggya lwa Kabiswa Womeraka Tera, olunyiriri lwa Masso Mpaddumi, Omutuba gwa Katimpa e Lukaaka Ssingo, Essiga Lya Kajubi e Bujjubi, Akasolya Mugalula e Kisozi, Gomba.

Ow’Essiga ayambibwa era naweebwa amagezi ab’Emituba :

>> Katimpa e Lukaaka

>> Ssegoma e Kayenje

>> Babi e Nkuuka

>> Ssambya e Kivuvvu

Bano be baana ba Kajubi Balitema

Olusozi Maanyi

Olusozi Maanyi e Busujju.

Ensikiragana Y’Obwa Kajubi

  1. Kajubi-Balitema. Ono mutabani wa Mugalula-Buyonga yasikirwa mutabani we:
  2. Kajubi-Luyombya. Ono yasikirwa:
  3. Kajubi-Katimpa. Ono yasikirwa:
  4. Kajubi- Mutezi. Ono yasikirwa:
  5. Kajubi- Kimwammere. Ono yasikirwa:
  6. Kajubi-Ssendawula. Ono yasikirwa:
  7. Kajubi-Wamala. Ono yasikirwa:
  8. Kajubi-Ssendeeba. Ono yasikirwa:
  9. Kajubi-Babi. Ono yasikirwa:
  10. Kajubi-Katumwa. Ono yasikirwa:
  11. Kajubi Masooba. Ono yasikirwa:
  12. Kajubi Balitema. II Ono yasikirwa:
  13. Kajubi Nkuune. Ono yasikirwa:
  14. Kajubi-Kalanzi. Ono yasikirwa:
  15. Kajubi-Maasobba II. Ono yasikirwa:
  16. Kajubi-Mutezi II. Ono yasikirwa:
  17. Kajubi- Kironde. Ono yasikirwa:
  18. Kajubi-Ssabadduwawoonye. Ono yasikirwa:
  19. Kajubi-Kyome. Ono yasikirwa:
  20. Kajubi-Ssewanyana. Ono yasikirwa:
  21. Kajubi-Kisawuzi-Mukasa. Ono yasikirwa:
  22. Kajubi-Kaseegu. Ono yasikirwa:
  23. Kajubi-Masembe Lumbuye Sulaimani. Ono yasikirwa:
  24. Kajubi-Jjolyabalamu-Lule Ipolito. Ono yasikirwa:
  25. Kajubi-Ssewanyana Robert Mulindwa Ssabadduwaawonye. Ono yasikirwa:
  26. Kajubi-Kalanzi Paulo Kajubi – kati ali mu mitambo era Kattikiro w’ Ekika ky’Enseenene ow’ensikirano.